co-wife hit and killed by hoe: Ugandan women stop this nonsense

Standard

Folks:

The story below is in Luganda from Bukedde. The sad story s that one Ms Nansasi (RIP) wife of Ssalongo Godfrey Kakembo of Buguju-Lwemwede in Masulitta sub county, Wakiso district, at 8..00am attacked her co-wife Ms Namale who was busy tilling on what is reported as disputed land. Initially Ms. Namansi (RIP) overwhelmed Ms Namale (I suppose she was caught by surprise) and inflicted several blows and slaps on her

However, Ms Namale fought back, broke free and hit her co-wife, Ms Nansasi with a hoe (the hoe belonged to Ms Nansasi).  The tragedy was preventable and totally unnecessary. Instead of fighting over men, Ugandan women should do what women else where are doing: go get it elsewhere and live your life. Why risk your life fighting over men, sometimes men who are good for nothing?

Now the authorities have arrested ms Namale-she who was attached by her co-wife and sued reasonable force to defend herself. Unfortunately, she hit her-co wife with a hoe and killed her.  There are issues here. If Ms Namale had not fought back, she could have been killed by Ms Nansasi who attached her with the same hoe.

It is tragedy, but police authorities will have a hard time convicting Ms Namale. She defended herself as anyone would do. Whether hitting someone with a hoe is reasonable force is issue.  What about self defense? What does the Criminal code -here we go again-say about self defense and reasonable force in Uganda. What if Ms Namale had been attacked by her their husband and killed him in the process? Would she still be in custody? FIDA should go and defend Ms Namale because she was in the victim of domestic violence from her co-wife. .

Ms Namansi (RIP) took the saying “atabubiira nsiko ye talira “(SP). Loosely translated as she/he who is not jealous about her/his ‘territory’ may go without.  Think about the debate about domestic servants, lazy housewives and horny Ugandan men.

Anyways, Ugandan women and for that matter all women and men too out there, do not put your dear live in danger over ‘it’. Just go and get ‘it’ elsewhere and stop violence against women, co-wives and yes even men.

WBK

=================================================================================================================================================

Mufu: Muggya we amukubye akakumbi ku mutwe | Print | E-mail
Bya ROGERS KIBIRIGE
Thursday, 12 August 2010 19:14
Nansasi eyattiddwa.
OMUKAZI alumbye muggyawe n’amutta mu ntiisa. Mukyala mukulu Annet Nansasi yalabirizza bbaabwe Ssalongo Godfrey Kakembo nga taliiwo n’alumba Winnie Namale ne balwana. Kyokka Namale yamusinzizza amaanyi n’amukuba akakumbi ku mutwe n’agwa eri. Ettemu lino lyabaddewo ku ssaawa 2:00 ez’oku makya ku Lwokubiri ku kyalo Buguju-Lwemwedde mu ggombolola y’e Masuliita mu Wakiso.
Kino kyaddiridde bakazi baggya bano okukaayanira ennimiro nga buli omu  ayagala okugirimamu era nga Nansasi olwategedde nti Namale yabadde atandise okulima n’amulumba agimulemesa ekyaddiridde olutalo kasiggu.
Namale eyakwatiddwa
Godfrey Kato eyabaddewo agamba nti; Twabadde mu nnimiro ne Maama (Namale) kyokka Maama Nansasi n’ajja n’omuggo n’akakumbi nga  bw’awera nti ‘tojja kugirimamu’.
Maama Nansasi yagwiridde Maama Namale n’amutuulako n’atandika okumukuba empi nga bw’amuluma. Nnagezezzaako okubataasa ne bannemerera era Maama Namale olwamwesimattuddeko n’amukuba akakumbi ku mutwe akaamusse.
Kato yakubye enduulu eyasombodde abadduukirize abaakoze omuyiggo nga bayambibwako poliisi ne bakwata Namale.
Bbaabwe Ssalongo Kakembo yategeezezza ng’omugenzi bwe yasuze naye nga mulamu bulungi era  obudde olwakedde n’amuleka awaka n’agenda okuggulawo edduuka   kyokka kyamwewuunyisizza omwana okujja n’amutegeeza nga bwe yabadde alumbaganye muggyawe ne balwanagana okukakkana ng’amuttiddeyo.
Namale eyasangiddwa ku poliisi yategeezezza nti okukuba muggyawe Nansasi akakumbi ku mutwe yabadde yeetaasa ku Nansasi naye eyabadde ayagala kumukuba akakumbi ke yabadde nako.
Abaana bamulekwa
Akulira poliisi y’e Kakiri, Richard Balenzi yategeezezza nti Namale yagguddwako omusango gw’obutemu ku fayiro nnamba SD05/10/08/10.

About ekitibwakyabuganda

Ba Ssebo ne ba Nyabo, Twebaza Abaganda bonna abulumulirwa Obuganda . Era twebaza ne mikwano gya Buganda gyonna wonna wegiri munsi yonna. Omukutu guno gwatandikibwawo nga e’kigendererwa kwe kuyigiriza abantu ebintu ebikwatagana no’Buganda era nokuwanyisiganya ebilowozo nebanaffe abatali Baganda. Abaganda ne mikwano gya Buganda mukozese omukisa guno muwereze ebirowozo byamwe no’bubaka bwona obunaagasa Abaganda na’baana Buganda berizala mu maaso eyo. Obumu ku bubaka obuwerezebwa ku mukutu guno bugyibwa mukuwanyisiganya ebirowozo okubera kumukutu gwa Ugandan’s at Heart (UAH) Forum ogwatandikibwawo Mwami Abbey Kibirige Semuwemba. Era twebaza muzukulu wa Kintu ne Nnambi ono olw’omulimu gwakoledde bana Uganda bonna abali e’bunayira mungeri yo kubagatta mu byempuliziganya no’kutumbula okukolaganira awamu.

One response »

  1. This is what the president of the state was campaigning for: if I find you in my potion of lubiimbi and I cut your head off, there is no case to answer. I for one, I’m not surprised; there is more of such nonsense to follow. Just watch this space.

Leave a Reply

Fill in your details below or click an icon to log in:

WordPress.com Logo

You are commenting using your WordPress.com account. Log Out / Change )

Twitter picture

You are commenting using your Twitter account. Log Out / Change )

Facebook photo

You are commenting using your Facebook account. Log Out / Change )

Google+ photo

You are commenting using your Google+ account. Log Out / Change )

Connecting to %s