Idi Amin Dada arrives at Kololo airstrip to release political Prisoners 1971

Standard
1974 Documentary

1974 Documentary

1971 Burial Ceremony of Kabaka Mutesa 11

1971 Burial Ceremony of Kabaka Mutesa 11

1971 Burial Ceremony of Kabaka Mutesa 11

Idi Amin Dada arrives at Kololo airstrip to release political Prisoners 1971

Idi Amin Dada arrives at Kololo airstrip to release political Prisoners 1971

Idi Amin Dada arrives at Kololo airstrip to release political Prisoners 1971

Idi Amin Dada visits Khartoum

Idi Amin Dada visits Khartoum

Idi Amin Dada visits Khartoum

CORE : Black Power Activist’s visit to Kampala Uganda 1975

CORE : Black Power Activist's visit to Kampala Uganda 1975

CORE : Black Power Activist’s visit to Kampala Uganda 1975

About ekitibwakyabuganda

Ba Ssebo ne ba Nyabo, Twebaza Abaganda bonna abulumulirwa Obuganda . Era twebaza ne mikwano gya Buganda gyonna wonna wegiri munsi yonna. Omukutu guno gwatandikibwawo nga e’kigendererwa kwe kuyigiriza abantu ebintu ebikwatagana no’Buganda era nokuwanyisiganya ebilowozo nebanaffe abatali Baganda. Abaganda ne mikwano gya Buganda mukozese omukisa guno muwereze ebirowozo byamwe no’bubaka bwona obunaagasa Abaganda na’baana Buganda berizala mu maaso eyo. Obumu ku bubaka obuwerezebwa ku mukutu guno bugyibwa mukuwanyisiganya ebirowozo okubera kumukutu gwa Ugandan’s at Heart (UAH) Forum ogwatandikibwawo Mwami Abbey Kibirige Semuwemba. Era twebaza muzukulu wa Kintu ne Nnambi ono olw’omulimu gwakoledde bana Uganda bonna abali e’bunayira mungeri yo kubagatta mu byempuliziganya no’kutumbula okukolaganira awamu.

One response »

  1. Banaffe naffee tubebaziza okukola omulimu ngaguno. Fenna tukolere wamu okutumbula Buganda mubuli ngeri yonna.
    Tuli munsi enungi era tulina Buganda ennungi ate eyeyagaza. Tetwagala kubeera bubeezi wano nga tweyagala ate nga tusobola okukola omulimu omulungi nga bajjajja fee bwebagutandika. Kati tukyaziza era tukuuma abantu banji mu Buganda, era nga bwekiri mu mawanga amalala. Mu America enkola yabwe sisobola kujinyonyola wano naye abantu tweyagaliddemu, olwobulamu obulungi. Mungeri yemu wano Mu Buganda tulina okutekaawo embera etusobozesa okuganyulwa mu buli mbera eriwo. Tetulina mafuta oba gold, nti tunajjamu ejjamba eddene, naye enkula yensi yaffe ye jja okutuwa obusobozi.
    Enkulakulana tugyagala era twagala ebe nga yamulembe okuviiradala waggulu okutuuka ku asembayo. Fe kino tukisobola abaganda okuviira ddala mu maka gaffe okutukira dala ku Kasolya.
    Mujjukire olumu Buganda bwebajisalako obuyambu bajjajja ffee nebasonda shs m.5 nebaziwa obwakabaka bwa Buganda. Omwoyo ogwo naffe gwe gujja okututuusa kukye twagala ate ekinaweesa abana baffe n’abazzululu omusingi ogweyagaza.

Leave a Reply

Fill in your details below or click an icon to log in:

WordPress.com Logo

You are commenting using your WordPress.com account. Log Out / Change )

Twitter picture

You are commenting using your Twitter account. Log Out / Change )

Facebook photo

You are commenting using your Facebook account. Log Out / Change )

Google+ photo

You are commenting using your Google+ account. Log Out / Change )

Connecting to %s